Bogotá

Bogotá kye'kibuga kya Colombia ekikulu.

Cali

Cali, ekibuga mu Colombia.

Chile

Chile, oba Ripablik ya Chile (es - República de Chile) kiri ensi mu South America. Ekibuga kya Chile ekikulu ciyitibwa Santiago.

Colombia

Colombia ggwanga mu South America. Ekibuga ky'ensi ekikulu kiyitibwa Bogotá.

Luganda

Luganda/Oluganda lwe lulimi olwogerwa abaganda e Yuganda.

Medellín

Medellín, ekibuga mu Colombia.

Monte Águila

Monte Águila, ekibuga, Chile.

Okukoma okuzaala

Ekiseera omukyala bw’aba nga takyalwala oba nga takyagenda mu nsonga ky’ekiseera omukyala w’abeerera nga takyasobola kuzaala baana. Kino kibaawo oluvannyuma lw’omwaka okuggwaako ng’omukyala tagenze mu nsonga. Kino kibaawo wakati wa myaka 45 kwa 55 era nga kibaawo mu bakyala bokka.Ekiseera eky’okukoma okulwala nga tekinnabaawo, omukyala atandika okulwala nga bw’abuka mu ennaku ezimu. Omuntu anaateera okutuuka mu kiseera ky’obutalwala afuna okumyansa, okwokyerera mu lubuto, era nga kino kisobola okutwala butikittiki 30 okutuka ku dakiika kkumi. Bwekityo omuntu oyo (anaateera okukoma okuzaala) atuuyanirira wamu n’okukankana. Oluvannyuma lw’omwaka oba emyaka ebiri, okumyansa kulekera awo, olwo obubonero obulala ng’obukalu mu bukyala, obutafuna tulo, n’okukyuka embeera butandika.

South America

South America

Wikipedia

Wikipedia gwe mukutu ogukwataganya ennimi ez’enjawulo ezekenenyezeddwa nga guwandiikibwako abantu ab’enjawulo mu nkola ey’obwannakyewa. Wikipedia mutimbagano gwa magezi ku bintu byonna mu nsi. Amagezi gano gaweebwayo ku bwereere okuva mu bantu abokozesa ennimi 287 ez’ enjawulo.

Read in another language